
Uuh oo uuh oo Oooo oo Ye ye ye Respect to the one ghetto president, from Irene Ntale Respect to the one ghetto president ne dance ku mapeesa Bwenali ' omuto nalotanga bingi Okuvuga amamotoka nesente nyingi Ngamanyi bilimpa amassanyu mangi Naaye nkizudde byonna byonna kwelimba Nenzijukira ebigambo bya maama Nti mwana wange obulamu kya beeyi Nebwofuna okatono kaba ka muwendo Bwobanga okalya nosobola okwebaaka Essanyu libawo oluusi netusanyuka enkya neligenda Ensi yo bwetyo gwe bwoba nga okaaba Kaaba mpola bangi bazifuna naaye tebebaka. Bwofuna ekikumi kirye nemeeme egume Nange gw' olaaba azilina nange bwentyo Enaaku enumma, ensi eno enyiga Naaye negumya, nga’omukyala Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando Nolowooza katonda yakwerabila Baka abagagga bangi ela bevuuga, enkoko balya naaye tegenda. (Hoo) Tewaali ayagala mubeera embi Naaye ebizibu bya ' ensi bwebityo Toganya kusigala mu mbeera embi Ela fuuba obeere omusanyuffu Buli wamu mubulaamu eliyo embeera embi Nnemwabo bewegombesa Nabazilina balaba ku mbeera embi Lywakuba tebalaga nze oli bwandaaba, ayinza okugamba nti Eeh maama, abo abo bamala Motoka avuga, ye' ki kyatalina natamanya nti nange mba nebizibu byange Nange nyolwa waamu nokunyigirizibwa mumutima lwakuba nsilila Bwofuna ekikumi kirye, nemeeme egume Nange gw’olaaba azilina nange bwentyo Enaaku ennuma, ensi eno enyiga Naaye negumya nga ' omukyala Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando Nolowooza katonda yakwerabila byaka abagagga bangi, ela bevuuga Enkoko balya naaye tegenda. Ooooohh oooh oo Obulamu lugendo olujudde amakoona Byetusubila atte sibyetusanga Eyo gyensula gyempita ewaaka Naaye oluusi ndowoza tewaddika Naaye oluusi kimalamu amanyi nga gwoyagala akujjukiza byayitta Kyonna ekyo kyoli manya kyekisinga labira kunze gwewesiimisa Nzijukila, Bwenawulila ebidongo nagendanga Nze ne 'mikwano gyange nga tubala Naaye kati obuvunyiizibwa bwampamba Ela lwenkimanya nti zikusooka Bwofuna ekikumi kirye nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo Enaaku enumma, ensi eno enyiga Naaye negumya nga' omukyala Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando Nolowooza katonda yakwerabila Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda. Bwofuna ekikumi kirye Nemeeme egume nange gw' olaaba azilina nange bwentyo Enaaku enumma, ensi eno enyiga Naaye negumya nga' omukyala Oluusi osuzze enjala, oluusi kikomando nolowooza katonda yakwerabila Baka abagagga bangi, ela bevuuga enkoko balya naaye tegenda.
Песен-НИКИ
Загрузка...
Другие песни Irene Ntale
Все песни →Похожие песни

Бигасс
SODA LUV
Ничего личного
Русский рэп201975,446

Бандана
Платина
РНБ КЛУБ
Русский рэп201859,980

Свадебное путешествие
Александр Буйнов
Острова любви
Русская эстрада199954,906

Каспий жағалауы
Azamat
Поп200134,438

Шпилька-каблучок
Лолита
Анатомия
Русская эстрада201433,308

Девочка 2D
Dead Rave
Singles 15-17
Русский рэп201828,891
